Poliisi Ekutte "Bakireerese" Abawera

0
1047

Police mu kibuga Mukono ekedde ku mugomyo ng’eyigga ba kirereese abakeera okweyiwa mu bbaala n’ebifo bya zzaala.
Abasajja abasoba mu 56 okuli ne ba ssemaka abattuludde mu myaka, essaawa ezo 2 ez’enkya basangiddwa mu bibanda bya zzaala nga n’abalala ku makya okwo embwa bagiyita ngwa.
Police ebakulubbizza era baakutwalibwa mu mbuga babitebye….