Ensimbi za Makerere Zitabudde Ababaka

0
981

Ababaka abatuula kukaiiko ka palamenti aka PAC bakunyiza omuwanika wa Minisitule y’ebyensimbi Keith Muhakanizi olwokuyisa amaaso mu paalimenti nobutawa babaka kitibwa bwabadde alabisseko mukaiiko kabwe ela katono bamukwase poliiisi.
Ababaka ela bakizudde nti waliwo ensimbi ezikukusibwa okuyingizibwa mu ggwanga nga tezigoberedde mateeka wadde nga palaamenti yayisa etteeka erirondoola accounta z’abantu nebitongole.