Museveni Akungubagidde Omugenzi Oketta

0
277

President Yoweri Museveni akungubagidde omugenzi Maj Gen Julius Oketta eyafudde ekikutuko, n’avumirira bannayuganda abayize omuze ogw’okumubeebanga olutatadde, ky’agamba nti oluusi ky’ekireetedde abakulembeze okulumbibwa ebirwadde kattira ng’ebirwadde by’omutima.
Museveni yeegayiridde bannayuganda bakomye okweraliikiriza abakulembeze nga bazze gye bali, wabula babawe omukisa okubaweereza.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here