Abatunda Emivumba Basekera mu Kikonde

0
434

Okuva edda, akatale ka st Balikuddembe akaayitibwanga Owino kamanyiddwa nti ke kavaamu engoye ezambaza bannayuganda abasinga obungi.
Toyinza kukikkiriza naye engoye ezo abamu muzisanga mu maduuka ne mizigula buwanana olw’okweganya okukkirira mu katale.
Abalala bekwasa emirimu gyebakola ne ddaala lyebaliko ne batya okukkirira mu Owino okugula emivumba nti kibaswaza.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here