Uganda Esuze Yeesunga Congo Brazaville

0
397

Tiimu y’eggwanga ey’omupiira Uganda Cranes esuze bulindaala nga yeetegekera okumeggana ne Congo – Brazaville mu mpaka ez’okusunsulamu abanaavuganya ku kikopo ky’ensi yonna e Russia mu 2018.
Omupiira gwa kunyumira mu kisaawe e Namboole, era leero Cranes ebadde mu kutendekebwa okwa kaasammeeme, so nga ne Congo nayo ebadde Namboole.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here