Abatembeeyi Ssi Baakudda Ku Nguudo -Kamya

0
1063

Minister avunanyizibwa ku nsonga za Kampala Beti Kamya agamba nti ngakyali minister wa Kampala, abatembeyi balina okunonya ekibanja awalala, kuba kabe lubaale kabe katonda tebagya kudda ku nguudo z’ekibuga Kampala.