Egyo Emisomo Tegyetagisa Kati -Ggoobi

0
940

Munnabyanfuna ow’erinnya Rmadhan Ggoobi alabudde ekitongole ekivunanyizibwa ku kuwandiisa amakampuni ekya URSB obutanguyiriza kulangirira kampuni ezimu mu lubu lw’abo abaweddemu, kubanga kizuuliddwa nti Uganda eri yadde yaddeko bw’ogigeraageranya n’amawanga amalala.
Aba URSB baalangiridde wiiki nnamba ey’okuyamba kampuni ezitendewereddwa olw’amabanja.