Enjala Ezinzeeko Ab’ee Busoga, Balya Ffene

0
283

Enjala eyongedde okusensera ebitundu by’eggwanga ebitali bimu nga wowulirira bino etuuse mu bitundu by’e Busoga era ab’eno ekyemisana baakivaako kati basiibilira bikajjo na ffene.
Ebitundu ebisinze okukosebwa enjala kuliko Busedde, Butagaya ne district eye Luuka ng’eno abatuuze batindigga engendo okufuna amazzi gebakozesa mu mbeera ey’abulijjo kwossa n’okusulirira obuugi okusobola okuyita mu kiro nga tebatondose lwa njala.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here