Omukazi Kata Atte Omwana we Lwa Kubba Ssente

0
944

Poliisi e Kabale eggalidde omuzadde lwa kukkakkana ku mwana we ow’emyaka omunaana namuweweenyula emigobante egibuze okumutta nga amulanga kubba mitwalo munaana.
Immaculate Namanya ow’emyaka 29 yagambibwa okukkakkana ku mwana gweyeezalira namukuba ssaako okumusalaasala nga agamba nti yabadde amuvumula ngalo mpanvu.
Bino byabadde Kabale era Nantaba Rukia atusakira ag’eludda eyo yaagalese….