Amaka G’abakazi Geegasinga Obwavu

0
446

Okunonyereza okwakoleddwa ekitongole ky’eggwanga ekivunanyizibwa ku miwendo ekya UBOS kulaze nti amaka 11% agakulirwa abakazi gegasinze okuvuyiza mu bwavu obutalojjeka mu mwaka 2013/14 ne 2015/16.
Mu alipoota eno efulumiziddwa eraze nti amaka agakulirwa abakazi gakosebwa nnyo obwavu anti abasinga baba baasoma kitono sso nga n’ennonya ya ssente teyenkana nkana nay a basajja.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here