Lwaki Bbeeyi Lya Sukaali Alinya Buli Lukya?

0
1127

Sukali mu Uganda kati afuse kasukali kuba ebbeeyi gwakugibwa yeyongera buli lukya, era mukadde kano oyinza okusanga nga buli omu ebbeyi gyayagala gyatunda.
Abamu kilo bajitunda 4000 nga kino kyelalikiliza nnyo banauganda nga nabamu bamuvaako saako abalala okufuna ekyokwekwasa nti bamuvaako sikulwa nga balwala sukaali naye byonna babyogeera lwa bbeeyi.