Banakyewa Bagudde Olutalo Ku Babaka

0
962

Banakyewa balangiridde olutalo kakuuse ku babaka mu lukiiko lw’egwanga ngentabwe eva kunsonga y’abakulu bano okulambira nebagaana okujibwako omusolo kunsako yaabwe..
Banakyewa bagamba nti ababaka okugaana okujibwako omusolo egwanga ligenda kufiirwa ensimbi ezisoba mubuwumbi 49 buli mwaka, nga kino kijja kuvaako okuzingama kwebintu bingi ng’ebyenjigiriza nebyobulamu.