Kadaga Atandise Olutalo ku Bulwadde Bwe Dokooli

0
869

Omukubiriza w’olukiiko lwegwanga Kadaga alaze obwenyamivu olwo bulwadde bwe Dokooli, Goiter mu lungereza obweyongedde mubitubitundu bye Kamuli, wabula agamba nti agya kukola kyonna ekisoboka okulaba nga balwanyisa nabe ono.
Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga agamba nti palamenti kumulundi guuno netegefu okwongera ensimbi mubyobulamu byegwanga naddala mumbalila eyomwaka ogujja 2017/18.