Omusumba Kiwedde Bamukukunudde Zimbabwe

0
1155

Poliisi y’ensi yonna ekutte Pastor William Muwanguzi eyamanyibwa ennyo nga Kiwedde, eyatoloka mu kkomera omwaka oguwedde ng’avunaanibwa emisango egy’anjawulo. Pastor Kiwedde eyacaaka ennyo mu myaka egiyise, baamukukunudde Zimbabwe, nga kigambibwa eyo gy’abadde yeekukumye okuva lwe yadduka mu Uganda. Bwe batyo baamukutte bukkolokkolo ne bamuzza kuno.