FDC Etandise Buto Okukunga Abawagizi

0
269

Bannakibiina kya FDC basazeewo okudda wansi mu byalo okubangula abantu ba bulijjo, era olwaleero balumaze mu kibuga Masaka nga basomesa abeeyo ku ngeri y’okukyusa obukulembeze nga tebayiye musaayi.
Abakulembeze b’ekibiina kya FDC mu bendobendo lya Masaka n’abakulu ab’oku ntikko beesozze olusirika nga beefumintiriza ku nsonga enkulu ez’eggwanga nga n’ezimu ku zo mwe muli okukyusa obukulembeze mu mirembe.
Bano okuli ne DR Kizza Besigye oluvannyuma boolekedde ekibuga ne basannyalazza Masaka, wabula police tebakutteeko.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here