Enju Ezimu Zaasigala Bifulukwa mu Rakai Lwa Mukenenya #WorldAIDSDay

0
1001

Mu myaka gy’ekyenda oli bweyayogeranga ku Rakai abaamuwuliranga baasokanga kulowooza ku kirwadde kya mukekenya anti omulwadde eyasooka mu Uganda gyeyava.
Omusasi waffe atuseeko mu Ggombolola y’e Kyebe awagambibwa nti okuziikibwa omuntu eyasooka okufa ekirwadde kya mu kenenya mu Uganda mu mwaka gwa 1980