Omubbi W'omwana Akwatiddwa e Kawempe

0
1161

Poliisi wamu n’abakulira eddwaliro ly’eKawempe, bakoze omuyiggo era nebakwata omuwala abadde agezaako okubba omwana nga akozesa olukujjukujju oluvannyuma lw’okumatiza abasawo ng’omwana bwali owuwe.
Okumanya Gloria Bukenya yazze amazeeko, yabadde aleese ddole nga gwagenda okuwaanyisa n’omwana olwo amalemu omusubi.

More News