Abazadde Muwagire Ebibiina By'omupiira

0
1095

Empaka z’omupiira ez’abaana abato ez’ekibiina kya Kampala Junior football association zitongozeddwa olwaleero wali mu Ndeeba ku Papa paul memorial. Empaka zino zakujibwako akawuwo nga 28 omwezi guno wali e Kibiri.