Bulungibwansi Yaatuusizza Kigali Waali – Mmeeya

0
1052

Enkola eya Bulungibwansi eyambye nnyo okutumbula obuyonjo mu kibuga Kigali ekya Rwanda, era bagyenyumirizaamu nnyo.
Owaffe Walugembe Josephat atalaaze Kigali n’atuuka mu buli kanyomero, era mu kwogerako ne mmeeya w’ekibuga akakasizza nti bulungibwansi abayambye nnyo.

TagsRwanda

More News