Minisita Alabudde Abakozesa Abasibe

0
1206

Omubeezi waminister avunanyizibwa kubyemirimu n’ensonga z’abakozi atabukidde abaddukanya ekkomera lye Luzira olw’okudda kubasibe nebabakozesa emirimu egivaamu ensimbi, naye nga tebalina kebabawa.
Minister agamba nti ensonga zino agenda zitwala mu Palamenti okuzuula oba abakulu bano kyebakola gyekiri. Bino byona okubigwako kigoberedde omukozi omu okuva mu kkolero lya Pipeline okwemulugunya ewa Minister ku mbeera gyayisibwamu oluvanyuma lw’okulumizibwa ngaali ku mulimu, mukulambula ekkolero Minister gyasanze nabasibe.