Eyawaabira Kabaka Bamusabye Obukadde 500

0
1430

Male Mabirizi eyatwala kabaka wa Buganda mu kkooti olw’ettaka olwaleero afulumye abaziga gabula okumuyunguka kkooti enkulu etuula mu Kampala oluvannyuma lw’omumalamuzi okumulagira okusooka okuwa omusingo gwa bukadde 500 kkooti eryoke ewulire omusango gwe.
Ba puliida ba kabaka bebeesaba kkooti Mabirizi asoose aweeyo omusingo kuba omusango gwo muwewufu nnyo nga n’olwekyo guyinza okubamalira obudde ate nga tebamusuubira kuguwangula.