Kamyamunyu Ne Banne Bazzeyo Mu Kkooti

0
1170

Omulamuzi w’eddaala erisooka mu kkooti y’e Nakawa Noan Ssajjabbi ne leero ayongezzaayo okuwulira omusango gwokutta Kenneth Akena oguvunaanibwa Mathew Kanyamunyu.
Olwaleero werutuukidde era ng’omuwaabi wa Gavt tannakunganya bujulizi bumala.
Bbo ab’oluganda lw’omugenzi Akena bagambye nti baagala kimu, bwenkanya mu musango guno