Omutuuze Alonze ‘Bbomu’ E Mbarara

0
730

Wabaddewo akasattiro mu district y’eRubanda, omutuuze bwageenze okusenya enku mu kibira nakomawo n’ebintu bibiri ebiteberezebwa okuba bbomu.

Ono abitutte ku gombolola wabula nayo nebabitya nti essaawa yonna biyinza okutulika olwo poliisi neyitibwa bukubirile okujja abatuuze mu bunkenke wabula nebalabula obutamala gakwaata bintu byebatategera.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here