Ttiimu Ya Musisi Egudde Mu Bintu

0
1056

Kampuni ya Star Times eyongezzaayo edagaano yaabwe ne club ya KCCA FC okumala ebbanga lya myaaka ena nga buli mwaaka yakubawa obukadde 800.
Ku nsimbi zino star times bawereddwa n’olukusa okutuuma ekisaawe kya KCCA elinnya ekibadde ekiyitibwa Philip Omondi naye kati bakituumye Star times stadium nga kisangibwa Lugogo