Embeera ku Mwalo e Ggaba Yennyamiza

0
1068

Abavubi ku mwaalo gw’e Gaba bawanjagidde Government nga baagala eyingire mu nsonga zaabwe ezituuse n’okusibisa abakulembeze baabwe.
Ku ntandikwa ya wiiki eno, abamu ku bakulembeze ku mwaalo guno baakwatibwa ne baggalira nga bagambibwa okubba ensimbi za kampuni y’a China ey’ebyennyanja ekyatabula abavubi ne batuuka n’okugoba abakulembeze abpya KCCA be yali ebaweerezza.