Kkooti Esalawo Lwakuna Ku By’okweyimirirwa Kw’omusinga

0
335

Kkooti e Jinja eyongezzayo okuwa ensala yaayo ku kusaba kw’Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere okweyimirirwa oluvannyuma lw’oludda oluwaabi okutegeeza omulamuzi nga kkooti eno bwetalina buyinza buwozesa misango gya nnaggomola okuli ogw’okulya mu nsi olukwe n’ogwobutujju.
Bano basabye omulamuzi okusaba kw’Omusinga okweyimirirwa akwongereyo mu kkooti enkulu ewuliriza emisango ekika kino.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here