Kanyamunyu Atabudde Abanene Ba FDC

0
1279

Omulamuzi wa kkooti enkulu egobye okusaba kwa Matthew Kanyamunyu ne banne okwokweyimirirwa nga agamba bano talina bukakafu nti banaasobola okudda mu kkooti nebatagumaza mbiro.
Omulamuzi agambye nti bano ekisooka tebalina maka ga ngalakkalira webasimbuka mu kkyo nti bapangisa ate n’abamu ku bantu bebaleese okubeeyimirira mu Uganda babeeramu bbalirirwe.
Omu ku babadde beeyimiridde abantu bano ye muka munna FDC Rtd. Kizza Besigye Kifefe, Winnie Byanyima. Ono nno okulabibako kwe mu kko n’emisana kwasoose kuyingira maziga ga banganda za akena agambibwa okuttibwa Kanyamunyu.