FDC Esaze Amagezi Ku Ekyeya Ekiikaye

0
1010

Ekibiina kya FDC kyandiba nga kipondoose ku kulonda kwa ba ssentebe mu nkola ey’okusimba mu migongo gyabeesimbyewo nga bagamba nti wadde tebakkiriziganya nakyo, bakwetaba mu kulonda kuno.
Amyuka Pulezidenti w’ekibiina kya FDC Amb. Wasswa Birigwa agamba nti wewaawo kikyamu okuzza enkola y’okusimba mu migongo, bakusimba abantu baabwe ku byalo ebyenjawulo okusobola okuvuganya kubwa ssentebe bw’ebyalo.

TagsFDC