Eby’abasawo Bitandise Olwaleero

0
490

Mininisitule yebyenjigiriza egambye nti egudde mulukwe enaku zino abayizi naddala abomumatendekero agawagulu mwebayita okubba ebibuuzo nga olukwe luno sirulala lwelwokukolagana nabakungu bekitonngole ababa basindikiddwa okukuuma ebibuuzo.

Kaminsona webyenjiigiriza James Mugerwa ono nga yavunanyizibwa ku matendekero gebyemikono agambye nti mukyasa kino abayizi ebibuuzo babbira mu mukiziimbe mwebabitulira so sikubigula nga bwebakolanga edda.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here