Abasitudde Ebikunta E Mubende Poliisi Ebagobye

0
1194

Abakulembeze b’eMubende banaabidde mu maaso abantu abasoba mu 200 ababadde bagumbye ku ofiis ya RDC nga baagala bafunire ekyokulya oluvanyuma lwokugobwa ku ttaka lya gavumenti. Balumiriza nti ettaka kwebagobwa baligula na nsimbi zaabwe ate ababagoba nebatabafunira wakudda