Abawandiika Ag'emizannyo Babanguddwa

0
939

Ekibiina ekikulira empaka za Olympics wabalina obulemu ku bwongo ekya SPECIAL OLYPICS Uganda kitaddewo omusomo okwongera okubangula banamawulire abasaka ag’ebyemizanyo, okwongera okumanya ebikwata ku muzanyo guno. Banamawulire betwogedde nabo bakakasiza nti balina kinene kyebayize kuba babadde batabikiriza omuzanyo guno nempaka za Olympics ezabalina obulemu ku mibiri.