Musomese Abalimi Bave Mu Butamanya

0
1276

Olw’ekyeya ekiriwo bannayuganda bangi bannala abalimi bakaaba twawa nga ntulege era eky’okulya kyakuyiggira mu kiwato nga mazina, ensimbi ntono nnyo mu nsawo n’ebirala.
Abakugu bagamba kino kijja lwakuba bannansi tebamanyi kiki kyakukola na ddi aw’okukikolera. Wano webaweeredde gavumenti amagezi efeeyo nnyo esomose abanti amasomo ag’omutwe mu nnyo eby’obulimu nga kijja kubayamba okwetegekera embeera nga eno eriwo olwaleero.