Essawa Y'okusasula Obusuulu Etuuse

0
1303

Oluvannyuma lw’abalina ebibinja ku ttaka lya Kabaka okumaliriza okwewandiisa, ekitongole ky’obwakabaka eky’ebyettaka ekya Buganda land board, kyakutandika okukungaanya obusuulu ku bali ku ttaka lya kabaka ery’ennono ng’etteeka bwerigamba.
Obusuulu buno bwakutandika okukunganyizibwa omwezi ogujja naye nga n’abatewandiisanga temweyibaala.