Buganda Yakola Ki Mu Lutalo Lwa 1986?

0
1144

Abantu bangi olwaleero batambula bagamba ffe Twalwana ffe .. anti lwali lutalo lwa kwekembe buli omu kusitukiramu, okununula eggwanga lino mu gy’ekinaana.
Buganda nayo yali nsaale nnyo mu kuwanguza museveni olutalo naye abaffe, abaganda basinziira ku ki okwegatta ku museveni mu nsiko?
Omusasi waffe Bushrah Namirimu atalaaze buli nsonda nga anoonya eky’okuddibwamu ku kibuuzo kino, kale kaalutuviire ku ntono.