Abatuuze Bakaaye Lwamasanyalaze e Sironko

0
948

Oluvanyuma lw’ekikwekweto ekyakoleddwa e Sironko okufuuza ababbi bamasanyalaze, era abawerako nebakwatibwa, leero abaayo bakedde kutabuka nebalumba wofiisi za UMEME nga bagala babadize amasanyalaze kuba bangi n’okukola tebakyakola kuba bajiddwako amasanyalazze.