Abeesunga Makerere Mulabye, Bagenda Kukenddeeza Muwendo Gw'abayizi

0
989

Oluvanyuma lwomuwendo gwa bayizi abasommera e Makerere okutandika okwogeza abantu obwama olwobungi nga nemubibiina tebakyagyamu abaddukanya Makkerere mukawefubbe gwebalimu okwokuzaawo ekitiibwa kya Makkerere bagamba nti okutandika nomwaka gwe byenjigiriza ogwomulundi guno bagenda kusala ku muwendo gwa bayizi abagennda okuyingira Makerere era nga kino kyakukolebwa okutuusa nga Makerere eteredde.

More News