Minisita Sarah Opendi ne Tanga Odoi Bayombye

0
1385

Enkalu zituuse okunonya obukongovule wakati wa Sentebe w’akakiiko kebyokulonda mu NRM Dr Tanga Odoi ne Minister akola guno naguli mu ministry y’ebyobulamu Sarah Opendi.
Opendi alumiriza Tanga Odoi nti yetaaga kutwala butabika, kuba mulalu, nga byonna biva kubigambibwa nti buli wayita Tanga Odoi alangira Opendi obulogo.
Wabula Tanga Odoi amwambalidde nagamba nti ono ekimwogeeza bino lwakuba yamugaana.