NRM Efulumizza Obukwakkulizo Bw'abagenda mu EALA

0
1039

Akakiiko ka NRM ak’ebyokulonda, kafulumizza enteekateeka eneegobererwa abaagala okuvuganya okukiika mu palaamenti ya East African Legislative Assembly.
Okusinzira ku kaminsona w’a kakiiko k’ebyokulonda aka NRM Alisemera Babiiha Jane okukwewandisa kugenda kutandika nga 30/01/2017 kukomekkerezebwe enkeera nga 31.