Ababaka Bazudde Ebikanga ku Kalulu ka Ssente za Manifesito ya Pulezidenti Museveni, Zaali za Nguudo

0
935

Ababaka abatuula ku kakiiko ka palaamenti akalondoola ensaasanya ye ensimbi eza gavumenti bawunikiriidde, bwebakizudde nti ensimbi ezakozesebwa okukuba manaifesto ya NRM mu kalulu akaakagwa zaali za ministule ekola enguudo.
Abakungu ba minisitule eno abazze mu kakiiko kano beebazibudde babaka amaaso nga bataganjula alipoota ya ssaababalirizi w’ebitabo bya gavumenti ey’omwaka 2014/15.

More News