Dennis Onyango Owa Uganda Cranes ku NBS Tv

0
1164

Omusambi wa tiimu y’eggwanga era omukwasi wa goolo ya ttiimu eno Dennis Masinde Onyango olwaleero agenyiwaddeko wano ku nbs tv ku bugenyi obuntongole.
Kabadde kaseera ka ssanyu nnyo nga NBS family eyaniriza omuzira w’eggwanga ono wakati mu kumukulisaayo e Gabon ate n’okwekubya naye ebifaananyi.