Abalina 'Vanilla' Bafunye Ssente N'obukuumi

0
1326

Omukulembeze w’eggwanga, Yoweri Kaguta Museveni alagidde wateekebwewo akakiiko ak’enjawulo nga ka byakwerinda, okukuuma ennimiro n’abalimi ba Vanilla mu district 20 ezimulima okwetoloola eggwanga.
Akakiiko kano kaakutuulako poliisi n’ebitongole by’okwerinda ebirala, minisitule y’ebyobulimi n’abakungu ba district zino.
Bino webiggyidee nga kilo ya Vanilla etuuse ku mitwalo Abiri.