Ebizindaalo Bimukalakaasa Mye

0
1152

Akakiiko k’empuliziganya Uganda Communications Commission kakoze ekikwekweto okukakana ng’ebyuuma nebizindaalo ebiwerako biboyeddwa nga bino bibadde bikozesebwa muby’empuliziganya mungeri emeenya amateeka.
Kigambibwa nti bannanyini byuuma babadde tebakoma ku butaba na lukusa wabula babadde bamalako abantu emirembe olwokulekaanya ebyuuma gyebakolera.