Eggye Ly'eggwanga Lisajakudde

0
1159

Eggye ly’eggwanga elya UPDF lisiimye abajaasi emitwalo abatwaalibwa mu ggwanga elya Equatorial Guinea. Bwabadde ayogerako n’omusasi waffe, omwogezi wa UPDF Brig. Richard Karemire akinoganyizza nti abajaasi bano mu ggwanga elyo batwalibwayo kutendeka magye g’e Equatorial Guinea sso ssi kulwana lutalo lwonna nga bwebizze byogerwa ku mikutu egitali gimu.