Endoolito Mu Takisi Tezinnaggwa

0
1268

Minisita wa Kampala Beti Namisango Kamya ayimirizza entreekateeka z’okulonda abakulembeze babagoba ba takisi mu Kampala okutuusa nga gavumenti nevuddeyo nenkola ennambulukusu eneegobererwa mu kulonda kuno
Abakulembeze ba takisi mu kibuga baali bateekateeka okulonda nga bagamba pulezidenti yali yabalagira balonde obukulembeze obuggya nga kino minisita kyagaaanye.