Ababaka B'e Kasese Babuukudde

0
966

Ababaka ba paalamenti eKasese basomozezza president Museveni ku mbeera egeenda mu maaso nti tekwagana na kujjukira eyali saabalabirizi Janan Luwum ajjukiddwa olwaleero
Bano bagamba nti embeera omukulembeze w’abakonzo Omusinga Charles Wesley Mumbere mwaali tegyaayo kifananyi kyeebyo Luwum byeyalwanirila.
Omusinga yakwatibwa oluvanyuma lw’obukubagano obwaali eKasese oluvanyuma naweebwa akakalu ka kooti kyokka ng’atereddwako obukwakulizo.