Bannamagye Basiimye Bakyala Baabwe

0
1111

Egye ly’egwanga litendereza era nerisiima baka bajaasi olw’obugumikiriza bwebalina mukulabirira n’okukuuma amaka gaabwe ng’abaami baabwe bakola ogwokukuuma emirembe mu Uganda.
Bino byonna bibadde mukusaba okwokwebaza okutegekeddwa eri abajaasi wali ku kitebe kyabwe e Mbuya nga bagalawo mubutongole emiko gya talehesita egikomekerezebwa n’olunaku lw’amaka mu bajaasi.