Sipiika wa Mukono Anenyezza Gavumenti

0
1153

Omukubiriza wo lukiiko lwa disitulikiti ye Mukono Emmanuel Mbonye alangidde bakulembeeze banne obukuusa nga bano bebabavudeyo ne bagala amasomero go bwananyini kati agakunukiriza mu 200 nga bagalanga ku bulwa bisanizo.
Mbonye agamba nti amasomero ga gavumenti manji nyo mu disitulikiti ye mukono agali obubi enyo mu mbeera eye walikiriza n’okusinga kwago agobwananyini agakigyanyizibwa mukiseera kino.