Ettaka Licankalanyizza Ababaka

0
422

Ababaka abava mu Buganda boogedde ebikankana nga bannyonnyola bekikwatako ebasibye ekibba ttaka mu Buganda mpozzi ne mu Uganda okutwaliza awamu, era bano batuuse n’okulabula Gavt eyakati eve ku ttaka lya Buganda.

Basabye minister w’ebyettaka nti lwaliba ayagala okuddamu okubasisinkana, ajjanga n’abantu abamanyiddwa obutaggwa mu mivuyo gy’ettaka omuli poliisi, amagye n’abatunzi b’etteka, bebalumiriza okuvaako emirerembe gy’ettaka mu Buganda.

 

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here