Boda Boda Ezitaliiko Nnamba Olowooza Ssi Z'ezibeera mu Bumenyi Bw'amateeka?

0
973

Omulimu gw’okuvuga Boda Boda wano mu Uganda mukadde kano gwogerwako okuba nga gwegukwata eky’okubiri mukuwa abantu emirimu era nga guyimirizaawo bangi.
Wabula nga bwebagamba nti omulungi tabulako kamogo n’omulimu guno abantu bagamba nti kati mwemufumbekedde abamenyi b’amateeka, anti pikipiki abamu zebavuga tezirina namba, ate nga nabavuzi benyini ebibakwatako nabyo abamu teri abimanyi. Bushrah Namirimu alondodde ensonga eno.

More News