Lwaki Wakiso Akulaakulana Kasoobo?

0
1091

Disitulikiti y’e Wakiso eriraanye ekibuga Kampala era bangi abasula mu Wakiso bakolera Kampala Kino kifuula disitulikiti eno okuba eyenkizo mu buli kintu
Kyeyune Noah abaddeko mu mboozi ey’akafubo ak’enjawulo ne ssentebe wa disitulikiti y’e Wakiso Matia Lwanga Bwanika mu maka ge e wakiso neboogera ku nsonga ez’enjwulo ezikwata ku disitukiti eno ng’ebyokwerinda, n’enkulaakulana ey’akasoobo mu disitulikiti ate n’ensonga endala.